Luganda
Surah An-Nasr ( The Help ) - Aya count 3
إِذَا جَآءَ نَصْرُ ٱللَّهِ وَٱلْفَتْحُ ﴿١﴾
1. Okutaasa kwa Katonda n’obuwanguzi bwe bijjanga;
وَرَأَيْتَ ٱلنَّاسَ يَدْخُلُونَ فِى دِينِ ٱللَّهِ أَفْوَاجًۭا ﴿٢﴾
2. N’olaba abantu nga bayingira e ddiini ya Katonda mu bibinja;
فَسَبِّحْ بِحَمْدِ رَبِّكَ وَٱسْتَغْفِرْهُ ۚ إِنَّهُۥ كَانَ تَوَّابًۢا ﴿٣﴾
3. Otenderezanga Mukama Katondawo n’ebitendobye, era omwetondere, mazima yye akkiriza okwenenya.