Luganda
Surah An-Nas ( Mankind ) - Aya count 6
قُلْ أَعُوذُ بِرَبِّ ٱلنَّاسِ ﴿١﴾
1. Gamba nti, nsaba obukuumi okuva eri Mukama omulabirizi wa bantu.
مِن شَرِّ ٱلْوَسْوَاسِ ٱلْخَنَّاسِ ﴿٤﴾
4. Amponye obubi bw’omulabankanya sitaani omwekwesi
ٱلَّذِى يُوَسْوِسُ فِى صُدُورِ ٱلنَّاسِ ﴿٥﴾
5. Oyo alabankanya (e mitima egiri) mu bifuba by'abantu.
مِنَ ٱلْجِنَّةِ وَٱلنَّاسِ ﴿٦﴾
6. (Sitaani) ow’omu majiinni ne sitaani ow’omu bantu.